Skip to content

Feed

X
XKMato
Nov 2, 2026, 2:34 PM

Addiction is poison, not witchcraft. Sugar is poison. Tobacco is poison. Marijuana is poison. Why do you call my addiction to sugar diabetes and another's addiction to weed, witchcraft? Storytelling. You can do that intelligently so you don't hurt others. We can tell stories about disease and belief without making one society look like they are above others. What most people call witchcraft is usually just an undiagnosed chronic illness. And what most people call chronic illness is usually a resistance to accusations from family. These two are the causes of most addiction.

I feel so sorry for the kids growing up in the ghetto doing weed because weed is heavy. Teringa waragi. Bw’oba teweesiga mutwe gwo mu'ville, vaako ddala. Obwo buwaragi bwangu ne sukali mwangu, naye enjaga yo nzibu. Bituufu by’owulira. Ejja kukusula eddalu. Olina okugiyiga; tomala g’anywa ky’olabye oba jireke bulesi. Butwa bwereere.

Mujje tukole. Nange ddipo nzigaddewo. Mu kifo ky’okulwanira akatono, twetereeze twongereko. Si kizibu nnyo okukola. Abatulangira obunafu be batukolimira. Naye ekikolimo tekyitta kamunye. Oyize okubuuka, va mu kisu.

Nina ka platform kange akagenda okumalawo kibba ttaka naye nnoonya gwe nkola naye. Bw’oba nga ye gwe, nkonako. Ewaka nvuddeyo.

Naye bwe munneetaaga temutya kumpita, nja kubaawo. Mwe bange forever. Naye bwe mba sikwesiga ne tukola deal n’ontomeza, nnaaloopa wa? Kuba gwe family yange.

Tuve ku bitamiza. Tukole kyetumanyi tulabe ekidako. Kuba obutamivu nakyo kirwade. Nga diabates. Nga pressure. Naye ne family bwojjisa'ako enyo emanyi ekutamiza. Ffe eno netulowoza nti oyo yagwa eddalu naye olunsi oyinza okulaba nga kutamira kwekwasoka. Ekiwubalo yenzikiza ayita etamilo. Nonya ekyikusanyua okikole. Teli bulamu bulala. Naye mu tamilo temuli sanyu, burwadde bwelele. Kale esanyu dyo mwelili amazima. Naye obutwa bulibika paka lwebukuta.

Yiga okukozesa esimu yo. Kuba bajja kujikozesa okukuza mu buudu. Nayo etamiza.

Love is what makes a home. Not land. Not parenting. If you get the love right. Family feels less heavy and that is something no one can teach you. You just have to want it. Otherwise, you'll find yourself in a cult. It doesn't matter what you believe, there is a cult for it. Addiction is a cult as much as witchcraft is a poison.

There is nothing out there whose role is to give you things you ask for. There is no father in haven. They lied. You have to create everything you want. If it is a TV and a Car, by all means keep your job. But if you want more. Kendeza kubunafu.

Kati n'esabbo ndigadewo. Mwe mubonabone oba mweyagale ne balubale bamwe. Kyendabye ko kimala. Ngenze kukola bugaga.